Rest in Peace Akay 47 Lyrics – All Stars

Jah Live

Aziz Azion
Never, never, never
Never be forgotten
You’ll never, never, never
Never be forgotten
Akay 47

Feffe Bussi
This is for the one soldier
Team No Sleep soldier
Rest in peace lil soldier
Rest in peace, yo
Kano ssi kayimbye
Nti lwakuba basiima ogenze
Nkubye kafaananyi nga ndaba
Afudde yeggwe oba nze
Amakubo mangi mwetuyitira
Tomanya abeera akuteeze
Ntidde ekiri mu ggwanga
Era mpulira mpunze

Eddy Kenzo
Akay 47
Munnange onkanze nze
Era mpulira ntidde
Kuba ndaba okufa kyangu
Nga ndabye

Yung Mulo
Am feeling like how you’re feeling
Akay 47 is the boy we missing
Am feeling like how you’re feeling, aah
You live in eternal peace

Geosteady
A brain and a soldier
I don’t know what to say
For the king of field
A New Generation Major
Akay 47’s soul to rest in peace
Nti kale byonna bwebityo
Eby’ensi bwebityo
Nze nsaba tugume
N’abalongo bakule
Taata, maama, abaana, ab’emikwano
Ssaako n’abooluganda
We’re say, we’re say

Kalifa Aganaga
We got so many year by you
Aganaga tell dem
Mu mwaka gw’ekyenda
Maama wo yamukuggyamu
Mu nsi n’akuteekamu
Obulamu n’akuteekamu
Omuziki n’akuteekamu
Bbiri kkumi n’etaano wano
Obulamu n’abukuggyamu
Mirembe, mirembe

Aziz Azion & Kalifah Aganaga
Rest in peace, Akay 47
Ow’omukwano wummula mirembe
Rest in peace, Akay 47
Omukama akulamuza kisa
You’ll never, never, never
Never be forgotten
You’ll never, never, never
Never be forgotten
Akay 47

Spice Diana
Kiruma katugume
Kuba eby’ensi bwebityo
Ffenna tugonze (tugonze)
Tulinga be bakubye ebikonde
Kirooto kya ntiisa
So rest in peace
Hmmm! our Star Boy, Akay 47

Bitone
Maama, ssekiriba kya ttaka
Mpaawo atalikyambala
Ensonga enkulukusa amaziga
Manyi bulikya ne nzira eyo gye nava, one day
Wummula mirembe
Akay 47 olese ekisenge
Tulisigala tugamba
Oli champion olisigala champion
Rest in peace, yeah man

Roden Y Kabakko
Ssirikwerabira ffenna ekkubo ly’erimu
Kino kya kulabirako ffenna tukolere wamu
Ssaalongo abadde muntu mulamu
Omuvubuka, atatankuula ntalo

Levixone
It might sound like a story
But tears all over our fraternity, yeah
Rest in peace Mr. Akay 47
Nange ndi mulokole

Tip Swizzy
I don’t what to do
I don’t know what to say
The memories diehard byonna biyise
Star Boy champion labayo andese
Naye kaŋume kuba Mukama bw’ageze
Akay, Akay my brother
Akay, Akay my soldier
Akay, Akay my brother
Akay, Akay rest in peace my brother

Aziz Azion & Kalifah Aganaga
Rest in peace, Akay 47
Ow’omukwano wummula mirembe
Rest in peace, Akay 47
Omukama akulamuza kisa
You’ll never, never, never
Never be forgotten
You’ll never, never, never
Never be forgotten
Akay 47

Unknown
Oh na na na yeah
Kati gwe kikiri commander
Nti ogenze olw’okuba ababanda
Laba eno otulese mu miranga
Biribaba bababayi
Wummula mirembe Akay 47

Unknown
Dunia bwetyo bw’ekola
Etwala n’abo kale abatalina misango
Akay 47 owese
Gy’olaze ekitangaala kikwakire mirembe

Big Eye
Gimme the AK
Gimme the AK
Ragga muffin Akay
Gimme the AK
Gimme the AK
Top shutter Akay
Gimme the AK
Gimme the AK
Champion Akay, heh
Tewaliiyo ansinga kwagala
Luyimba olwo mu nsi yonna

Lyto Boss
Birungi by’okoze, tetulibyerabira ah, no
Ennyimba z’oyimbye, teziryerabirwa, ah
Dancehall gw’obadde oyimba
Tulimuzina era mu kidongo, oh
Olisigala oyaka ng’emunyeenye
Mirembe, mirembe

Aziz Azion & Kalifah Aganaga
Rest in peace, Akay 47
Ow’omukwano wummula mirembe
Rest in peace, Akay 47
Omukama akulamuza kisa
You’ll never, never, never
Never be forgotten
You’ll never, never, never
Never be forgotten
Akay 47

Aziz Azion
Ffenna ly’ekkubo
Ekitwawula kimu ssaawa
Ekibyawula kimu ssaawa
Ge mazima togaana
Ensi yo bwetyo
Yagala munno temwekyawa
Ffenna ly’ekkubo
Ekitwawula kimu ssaawa
Ekibyawula kimu ssaawa
Ge mazima togaana
Ensi yo bwetyo
Twagalane one another!

Submit Corrections