Ontagaza Lyrics – B2C

He!
Oh nanana
Let me sing say
We the B2C Souljahz
Ne Kaysam ku Mapeesa
Andy Events y’aseesa
Oooooh
Baby I dig you (like a hoe)
You know I love you (like you know)
Baby I dig you (like a hoe, like a hoe, like you know)

Onkuba nga byakunywa bw’ontagaza
Ontagaza
Nkwagala biriyo naye ongyayanya
Ongyayanya
Onkuba nga byakunywa bw’ontagaza
Ontagaza
Nkwagala biriyo naye ongyayanya
Ongyayanya

Julio
Baby be my lover
I can be your controller
Buy you a Range Rover
Dance with you dab oba bend over
Onkyankalanyizza nzenna
Onnyimusa, bwenzirawo
Onkunyizzakunyiza nzenna
Onnyanise, nnyamba onnyanule
Oli mazzi ga lutimpa
Gwe amponya enkalamata
Come close
Come closer baby your ma baby boo

Lee
Oli wa ttabu olinga na butwa
Lw’obulawo baby ne nnumwa
Nkwagala nnyo ogaana binnuma ah yeah yeah
Ago amaanyi g’olina
Ga njawulo ku balala
Oyambala gwe n’onyuma
Bw’oba nnyumba oli kalina
Ontagaza naye muli okimanyi ontagaza
Ebyo by’okola kyemanyi luliba lumu noobisuulawo

Bobby
Ono mwenge bigere
Amasasi ffe tukube
Embaga ffe tukole
Amaswaga ffe tugalye
Ono nakyala
Agawalaayi sijja kumukyawa
Nebwemwefumba mutya mbite
Sijja kumukoowa
Ngya bbalaawa
Abamweyisaayisaako ndibasamba
Bobby Lash me tell dem
You’re the food on my time table
Nkwagala kufa so unsookable
Woman I love you so adorable
Amicable woman desirable
Onfunyizzafunyizza nzenna
Omutima gukuba your boy so tender
Bwekaba kapiira ozannya kyenda
Oh my God, ono Cinderella

Baby I dig you (like a hoe)
You know I love you (like you know)
Baby I dig you (like a hoe, like a hoe, like you know)

We the B2C Souljahz
Ne Kaysam ku Mapeesa
Andy Events y’aseesa

Submit Corrections