Olumya Banno Lyrics – Nina Roz

Nessim Pan Production

Kuno si ku-kufumba
Siri mu katemba
Nze leka ngaziye ensiiyo ebadde nfunda
N’ebibyo nakuuma
Nga bwe wandeka luli
Bw’ojja okunsanga
Mulyango bw’ofuluma
Omutima ogufuula gwa kyuma
Bakwana apaana
Switch wagikuuma
Nze na locking-a tebankoona

Omuliro Lyrics – Nina Roz

Oooh yi!
Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya banno
Oooh yi!
Omwoyo tobasuulira yadde nabisuubira
Oooh yi!
Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya banno
Oooh yi!
Omwoyo tobasuulira yadde nabisuubira ebyo

Kabagezeeko
Tujja kumala tubalazeeko
Tebawulira paka nga balabyeko
Ku mukutu abalala tubasazeeko
Naatera guma nkusangewo tebakutegula, eh yi
Naatera omutima gwange tebagunyakula, aah
Onansonyiwa amaaso gange obutakuvangako
It’s a long distance love
Okulingiriza nga kinkakatako ooh

Bobi Wine to appear before Court Martial

Wabula twetuuka
Love yo sigikkuta nawuukuuka
Okwali okusoonooka
Eky’okukwagala bwekityo kyankwata
Tufuuke ba die-hard
Mukono mukono nga tonva ku guard
Nga teri kuba sad
Teri yellow yadde red card
Olina tactics mu mukwano
Gwe bw’oseesa ne bwetukeesa
Kugwe sisala puleesa
Mu love toli mukuusa oli mufuusa

Nazaala Lyrics – Ziza Bafana

Kabagezeeko
Tujja kumala tubalazeeko
Tebawulira paka nga balabyeko
Ku mukutu abalala tubasazeeko
Naatera guma nkusangewo tebakutegula, eh yi
Naatera omutima gwange tebagunyakula, aah
Onansonyiwa amaaso gange obutakuvangako
It’s a long distance love
Okulingiriza nga kinkakatako ooh

Kabagezeeko
Tujja kumala tubalazeeko
Tebawulira mpaka nga balabyeko

Submit Corrections