Nebwojooga Lyrics – VIP Jemo

Musical King
Njooga
Jemo
Eno essaawa ya kujooga
Jemo
Kaffe abajooga

Andre on the Beat

Baby musama
Yakola yafata kiro misana
Yakikuba winter wamu ne summer
Lugaba n’amukwatako akaja n’akafuna
Eh! Kati avuga Hummer
Abateesi kyokka ne kibaluma
Bajooge, balumye baby maama
Sembera nkukube akaama
Nze Jemo wamma lemme be your farmer
Kkiriza tuzaale ne ku baana, yeah
Baby togaana
Omusajja gw’olaba mutono naye yabala

Ne bw’ojooga
Ne bw’ojooga
If you got some money
Ne bw’ojooga
Eh eh! Kacupa kanywe
Baby watoba mwana
Ne bw’ojooga
Ne bw’ojooga, eh
If you got some money
Ne bw’ojooga
Kasente ko kajooge
Kuba watobye gwe mwana

Wafunye omusaala?
Bajooge
Diguli wakikubye?
Bajooge
Ka hit wakafunye?
Bajooge
Bajooge kuba watobye gwe mwana
Waguze akamotoka?
Bajooge
Bujingo yakukutteko?
Bajooge
Ba Dj banno gwe aliko?
Bajooge
Eh ttiimu yo yakikubye?
Bajooge
Oba ttiimu yo bagikubye?
Bajooge
Eh! toba…
Bajooge
Kale weekaze obajo…
Bajooge

Ndi mu bbaala ssaawa ya kukyakala
Stress free gundi tonnyumiza birala
Nakikwasa sisabiriza balala
Tujooga tukanyuga dollar
Belare, Hennessy tumya ngya kusasula
Tuli mu butaala ebyana binyirira
Binyeenya bizinisa na malala
Baagala ba city tebali ku ba ffala
Nfunye kyana kiwala
Omwana yabala
Bwe mba naye nfuna ne ku malala
Anti buli gye tuyita abasajja basasamala
Jemo namufunye sikyalaba na balala
Waguze akamotoka?
Bajooge
Bujingo yakukutteko?
Bajooge
Ba Dj banno gwe aliko?
Bajooge
Eh ttiimu yo yakikubye?
Bajooge
Oba ttiimu yo bagikubye?
Bajooge
Eh! toba…
Bajooge
Kale weekaze obajo…
Bajooge

Submit Corrections