Mummy Yo Lyrics – Sheebah Karungi

Sabula
TNS Kampala UG
Queen Karma
Baur on the beat, baby
Gwe wanywezaamu

Olaba otya ng’ompita Mummy yo?
Nga nange nkuyita Daddy yo?
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika no
Nga yenze Mummy yo
Naawe nga yeggwe Daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika no

Ova ku source of the Nile babe
Abantawanya, hakuna work so babe
Manya this moment
Taasa Queen eyo order
My doctor (mpa) the right dose you know
Ciroc bottle gy’olina y’amaanyi
Oooh ontamiizaamu
Tokimanyi gwe yanywezaamu
A sindani my baby no
Njagala Panadol my baby yo
I don’t like it baby yo
Nga ndimu nzeka mu bungalow

Nze njagala Panadol septrin yeebasa
Omutwe gumbobba wootaba
Nkulowooza nga sineebaka
Wandikinkoledde n‘oddako ewaka
Nina byenina Haffy whine for ya
Touch your body baby dance for ya
Wanchamulamu gwe wasabula
Yeggwe yasabula
A sindani my babe no
Njagala Panadol my babe yo
I don’t like it babe yo
Nga ndimu nzeka mu bungalow

Sigutegeera, omusujja bwe gunnuma apaana
Ontuuyanya nnyo my kyana
Ne Kabakko yandabye nkaaba
Baby onnumya apana
Oh my baby boo
Mpa eddagala binnuma wuuwi
Mpozzi ŋambe TNS
Baganda bange obamanyi obusungu
A sindani my babe no
Njagala Panadol my baby yo
I don’t like it babyType equation here. yo
Nga ndimu nzeka mu bungalow

Submit Corrections