I Promise Lyrics – Bobi Wine

This is what I am
In love with a princess to the max
Excess amount of loving
Is what I give to you my best friend
Check this

Twayagalana tuli yala nze naawe
Ne nkusuubiza nti guno omukwano gwa bukadde
N’oleka abammwe nange ne ndeka abaffe
Ne tufuuka baaluganda kumpi na balongo
N’oleka abasajja, abalina ssente
N’osalawo okumalako nange ku lusooto
Nasulanga bweru, nga noonya ssente
Nga ne ttivvi, ogirabira ku muliraano
You never betrayed me
You always stood by me
Kyenva nkugamba leero

Lemme renew my promise to you
I promise
I’ll never be a fool
You’ll never lose me to Faith
Or lose me to Fortune
How could I ever make you cry!
Kansuubize, ntuukirize bwentyo
Nkutwala mu nsi ensuubize
Okkirize nange onsuubize
Nti tolikeera lumu ongyabulire
Lemme renew my promise to you
I promise
I’ll never be a fool
You’ll never lose me to Faith
Or lose me to Fortune
How could I ever make you cry!
Kansuubize, ntuukirize bwentyo
Nkutwala mu nsi ensuubize
Okkirize naawe onsuubize
Nti tolikeera lumu ongyabulire, oooh

Eiiih, maama nze
Ne bw’oliba okaddiye ng’owedde ku mulembe
Nze mu maaso gange olibaawo ku mulembe
Bw’olinyiiga nga nyiiga
Bw’olikaaba nga nkaaba
Bw’olimwenya nange, my babe nga mwenya
I’ll not disrespect you like these other guys
Because I know how lucky I am
Nkusaba ofuneyo akaseera
Tugendeko ku ka dinner
Tutuule wamu twogere
Olwo ondiiremu ki ky’oli nange nkubuulire
Eby’okukwagala bye ndiko
Wadde ng’ebintu byekyusa
N’abantu befuula
Naye nze naawe, it’ll be forever and ever
Wadde nkola ensobi ennyingi
Era manyi nyinza
Naye mukwano yegwe gwe nina

Eiiih, omwana ono
Maama nze
Eiiih, omwana oyo, eh

Bannange amundabiddeko amugambe mwagala nnyo
Bw’otuuka ewa Mega Dee
Afande omuguliranga lusaniya
Amon ku Wallet omwana omulekanga n’abaala
Peter Miles ne Menshan hah, mukitegedde eh
Ab’e Muswangali e Muswangali
Mundabire, Mad Tiger
Bob King chali wange, n’abayimbi mwenna

Ooh I promise
I promise
I promise
Promise
Promise

I promise

Submit Corrections