Do Dat Lyrics – John Blaq

Le go big tune
Anyway
Oh bubu bubu
T.O.N
A John Blaq
African Bwoy
Aya baasi

Leka tuzannyeyo akazannyo
Aka final paka night
Nze coach leka nkusomese ku bukodyo
Bw’omuzannyo before the match

Do do do do dat
Njagala tukolemu biri biraati
Ah mi sey
Ah do do do dat
Njagala binyuma do do do dat
Ah mi sey
Do do do do dat
Njagala butter ng’aliko n’omugaati
Ah mi sey
Do do do do dat
Njagala tukolemu biri biraati
Ah mi sey

The way you look mi baby I like it
Engeri gye weekola
Engeri gye wezinya otyo
Byonna nze bindi ku mutwe
Wanzigyako obuviiri
Ne nfuuka nga muteen
Jangu ondabeko this time around
Njagala tutambuleko me and you
Bw’onywa n’otamiira
Nsitule owange
Ntwale ewange
My bubu, my bubu
Sembera kumpi nziyira
Oh bubu, oh bubu
Sembeza kumpi eddagala
Vanessa, Vanessa sembera kumpi nziyira

Yes mummy
Leka tuzannyeyo akazannyo
Aka final paka night
Nze coach leka nkusomese ku bukodyo
Bw’omuzannyo before the match
Nze wuwo, atalivaawo ndibeerawo
Oyo owuwo, alisigalawo nga bavuddewo
Bw’oba mu buzibu
Nsitukiramu yadde nga nsala kirevu
Misana na kiro
Mutima gusula eyo ewange eyo ewuwo
Ne bwe nkunyiiza toloopa
Byama byaffe tubimalira wano mu locker
Yadde nga nkunyiizizza bambi tobagamba
Nsonga zaffe tezisaasaanira mu mawanga

Submit Corrections